NEW AUDIO

Lydia Jazmine – Omutima

Omutima - Lydia Jazmine

Popular Ugandan female recording artist, Lydia Jazmine hit back with a brand new single-tagged Omutima.

RELATED: Lydia Jazmine – Masuuka

QUOTABLE LYRICS

Omukyala gwe njogera ko ye Lydia Nabawanuka
N’abawanuka e Bule n’e Bweya batenda ye kulungiwa
Ngiwa tabbiri zange gy’ali naye tandiiko
Ndi ko buzibu ki Lydia okuŋŋaana ki ondabya nnaku?
Nakusindikira obuwojjolo bw’omukwano wazza njuki
Nju ki mw’osula gwe atamanyi nti nkufa?
Nkufaananya Malaika etuula okumpi ne Mukama
Mu kaama Katonda musindirira essaala
Essala lye nina okulya ofuuke mufumbi
Mu ffumbiro ly’eka twekube love eri dear
Lydia erinnya lyo linnyumira okwogera
Get out of words by’owulira bankonjera
Njera akayumba nga nsuubira gwe kukyala
Ku kyalo abatuuze ne mbasudiya nti nkuleeta
Letter ne nkuwandiikira ate n’oyuza nga
Oyuuza nga lwaki banno nga bayina love yo?

Nze njagala Lydia
Lydia neetaaga Lydia (Mpulira nkwagala)
Omwoyo gunsula eri Lydia
Mpulira nga neegomba Jazmine
Nze njagala Lydia
Genius neegomba Lydia (Mpulira nkwagala)
Omwoyo gunsula eri Lydia
Jazmine the one and only

Listen to, “Lydia Jazmine – Omutima” below;

AUDIO Lydia Jazmine – Omutima MP3 DOWNLOAD

DOWNLOAD MP3

Also, check more tracks from WizKid;

1 Comment

Leave a Comment